![DELTA TV TUKOLE Profile](https://pbs.twimg.com/profile_images/1555430577033121792/aCb96zzM_x96.jpg)
DELTA TV TUKOLE
@deltatvtukole
Followers
333
Following
4K
Statuses
465
Follow us for timely, accurate and relevant information. Visit us @ https://t.co/5WpZ56Y6GC
Kampala, Uganda
Joined August 2022
Kabaka Asiimye n'aweereza abantu be obubaka obw'amazaalibwa ga Yezu Kristo n'omwaka omuggya 2025. Ssaabasajja mweraliikirivu olw'okulwagana okuyitiridde mu Paalamenti! #ObubakaBwaKabaka
0
0
3
RT @BugandaOfficial: Nnaabagereka Sylvia Nagginda yazaalibwa nga 9 Museenene. Tukuyozaayoza nnyo Maama okutuuka ku mazaalibwa go ag'omwaka…
0
121
0
Olowooza ki ekiddako oluvannyuma lwa kkooti okwejjeereza Mpuuga ku bibadde bimwogerwako...? Mpuuga addamu okubeera Deputy President oba...? #DeltaTvUpdates
0
0
0
'Akola Obulungi Asiimibwa' Aba Fronasa Veterans Association basiimye emirimu egy'enjawulo egikolebwa @deltatvtukole mu kusomesa, okubangula n'okumanyisa abantu ebifa mu Nsi okuyita mu pulogulaamu zaffe. Tusiimye nnyo.
0
0
2
Twegatteko okwagaliza Lamex Patradisan Ssebunnya Amazaalibwa amalungi. Ono mukozi munnaffe era nga ye 'Finance Manager' ku @deltatvtukole era C.E.O #LamexPhotography
1
0
4
Uganda esingamu baana bato okusinziira ku ebibalo ebyafulumiziddwa olunaku lw'eggulo. Abaana (Emyaka 0-17) - 50.5% Abavubuka (Emyaka 18 - 30) - 22.7% Abakadde (Emyaka 60+) - 5.0% Abantu abali mu myaka ezikola (Emyaka 14-55) - 55.6% #Census2024
0
0
2
Leero ebyava mu kubala abantu oguwedde, ebisookerwako lwe bigenda okulangirirwa eri Eggwanga. H.E @KagutaMuseveni Pulezidenti w'Eggwanga lino ye mugenyi omukulu. #DeltaTvUpdates #Census2024
0
0
2
Twegatteko okwagaliza Omulangira Ndawula Williams Amazaalibwa Amalungi. Ono y'akulira abakozi ku @deltatvtukole
0
0
4
Uganda Cranes ekubye ttiimu ey'Eggwanga lya Botswana ggoolo 1:0 mu mupiira ogunyumidde abalabi mu Kisaawe e Namboole. Ggoolo ya Uganda eteebeddwa omuzannyi Muhammad Shaban mu ddakiika ya 70. Kati Cranes eri mu kifo 3 mu kibinja ekya ttiimu 6 ezivuganya okugenda mu #FIFAWorldCup
0
0
4
Ebya ba Kamisoona ba Paalamenti birinye enkandaggo. Ababaka batandise okukuŋŋaanya emikono okuggya obwesige mu baagabana ensimbi akawumbi 1.7. #DeltaTvUpdates
0
0
2
Abawanguzi ba School fees n'ebikozebwa ku ssomero bakwasiddwa ebirabo byabwe. Bannamukago baffe Chapa General Merchandise abakola #PresitigeMargarine, #NallaNoodles #TossWashingPowder n'ebirala be babawadde ebirabo bino. #DeltaTvUpdates
0
0
2