9Buvuma Profile Banner
Essaza Mut.9 Buvuma Profile
Essaza Mut.9 Buvuma

@9Buvuma

Followers
192
Following
5
Statuses
15

Joined June 2023
Don't wanna be here? Send us removal request.
@9Buvuma
Essaza Mut.9 Buvuma
1 year
RT @BugandaOfficial: Nnaabagereka mu kifaananyi ekyawamu n'abagole. #EmbagaYaMwenemu
Tweet media one
0
605
0
@9Buvuma
Essaza Mut.9 Buvuma
2 years
Ayi Beene tuli basanyufu bwosiimye kumatikkira go agemyaka 30. Essaza lyo Mut.9 Buvuma, okubeera nga lye likulembedde amassaza gonna mu Buganda. Era kaale newosula olumu obalawo . Yogayoga ayi Empalabwa.
Tweet media one
0
0
1
@9Buvuma
Essaza Mut.9 Buvuma
2 years
Essaza lye Buvuma lyongedde okwolesa omutindo mu mpaka zamasaza 2023. Kino kiddiridde okuwangula Bugerere ku Goolo 2:0 olunaku lweggulo omupiira ogwanyumidde ku kisaawe e Magyo. Twebazannyo buli yenna alina kyakoze okututuusa ku buwangizi buno. Wangaala nnyo ayi Beene.
Tweet media one
0
0
2
@9Buvuma
Essaza Mut.9 Buvuma
2 years
Katikkiro atongoza amaato asatu ne pikipiki satu okukola e mirimo gy'obwakabaka mu Ssaza lye Buvuma. awereddwako Minisita omubeezi owa Gavument ezebitun du Owek.Kawuki Joseph eranebatuwa n'olukkusa okuwutula tiimu yessingo Goolo 2_1 . Wangaala nnyo Kabaka waffe
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
0
0
0
@9Buvuma
Essaza Mut.9 Buvuma
2 years
0
0
0
@9Buvuma
Essaza Mut.9 Buvuma
2 years
Ennyonyi y'oku mazzi.
Tweet media one
0
2
12
@9Buvuma
Essaza Mut.9 Buvuma
2 years
Tamale Henry David omuyizi eyasinga okusoma Bwino Mu Buganda Buganda , omwaka 2023 mu bivvulu byamasomero . Asomye Bwino mu Masoga Katikkiro neyewunyisa ababaddewo, era omukulu wesomero lya Kisubi Mapeera Secondary school amuwadde Sikaala omwaka ogujja atandiike . S.1 mu 2024.
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
2
0
10
@9Buvuma
Essaza Mut.9 Buvuma
2 years
Olunaku lwaleero emipiira gyamasaza jitongozeddwa Mu Bulange e Mengo, olukiiko oluddukanya tiimu ya Mut.9 Buvuma lubaddewo nnyo. Era ffena tulinda nga 01/07/2023 abe Busujju bebanamanya ekinabatuukako.
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
0
0
3
@9Buvuma
Essaza Mut.9 Buvuma
2 years
RT @9Buvuma: OBUYIYA. Olukiiko olukulembeze olwe'ssaza Mut.9 Buvuma lutandiisewo project yokukola e bizigo byolususu ngerimu ku makubo agay…
0
4
0
@9Buvuma
Essaza Mut.9 Buvuma
2 years
OBUYIYA. Olukiiko olukulembeze olwe'ssaza Mut.9 Buvuma lutandiisewo project yokukola e bizigo byolususu ngerimu ku makubo agayingiza ensimbi Mu Gwanika ly'essaza.Omulezi we Ssaza Yasiimye nnyo Mbuubi n'olukiiko lwe olwobuyiya buno, era nabakubiriza obutaddirira
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
4
4
14
@9Buvuma
Essaza Mut.9 Buvuma
2 years
Olukiiko lw'essaza Mut.9 Buvuma lutuudde olwaleero nga lwetabiddwamu abemiruka Kabaka beyasiimye okumulamulirako e miruka gye era nga Owek. Nabukenya Christine yagukuliddemu, ensonga eno, Nalulungi Nanyonga Shamirah , Mabuubi nabamyuka be bonna babaddewo.
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
0
2
7
@9Buvuma
Essaza Mut.9 Buvuma
2 years
Tweet media one
0
0
2
@9Buvuma
Essaza Mut.9 Buvuma
2 years
Kabaka asiimye Mbuubi akwase abaami ba Magombolola Mumyuka, Bugaya, Ssaabawalo Bweema ate ne office y'essaza engine Namaato asatu , gajjira gamanyiira ennyanja nga bwetulindirira Kamalabyonna wa .Buganda omwezi ogwomusanve week esooka bwnaba aze okugatongaza ku mwalo e Kitamiro.
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
0
2
14
@9Buvuma
Essaza Mut.9 Buvuma
2 years
Baannalulungi bebyobulambuzi abakkikkirira essaza lyaffe Mut. 9 Buvuma babatumidde nnyo era babagaliza e kiseera e kirungi.
Tweet media one
0
5
15
@9Buvuma
Essaza Mut.9 Buvuma
2 years
Baannampala b'Obwakabaka babanguddwa ku mpeereza y'emirimo. Basomeseddwa omuwandiisi owenkalakalira Mu office ya Katikkiro, Omubalirizi w'ebitabo omukulu mu Bwakabaka Omuk.Muggagga Joseph, Omuk. Simon Ssenkayi, Commissioner Harris Lubega. Era Bannampala beyamye okukola obutawera
Tweet media one
1
3
15