![Radio Buddu 98.8FM and 95.5 FM Profile](https://pbs.twimg.com/profile_images/1843197631977205760/w0whICgu.jpg)
Radio Buddu 98.8FM and 95.5 FM
@radiobuddu98
Followers
6K
Following
847
Media
5K
Statuses
9K
Radio Buddu ( Radio y`omuntu wabulijjo) broadcasts on 98.8FM|95.5FM and broadcasts mainly in Luganda. YOUTUBE (https://t.co/Ph3cpprzce)
MP4Q+W63, Elgin Rd, Masaka, Ug
Joined June 2012
Kitalo nnyo!!! .Omwagalwa wabanji era abadde omuweraza waffe owa programme #Kalimagezi Hajj Siraje Hassan Magambo afudde Ono abadde atawanyizibwa obulwadde okumala ebbanga. Omwoyo gwomugenzi omukama aguwe ekiwummulo ekyemirembe.
93
22
376
@eddykenzoficial has 5 Afrimas now ;.1. Best African Collaboration Of The Year Mbilo Mbilo - 2016.2. Best Song Of The Year Shauri Yako - 2017.3. Best Male East Africa Of The Year - 2017.4. Album Of The Year Biology Album - 2017.5. Best Male East Africa Of The Year - 2021.
4
9
143
Olunaku olwaleero mazalibwa ga Pulezidenti w'ekibiina kya @NUP_Ug Hon. Robert Kyagulanyi Ssentamu - @HEBobiwine, tukwagaliza olunaku olulungi.
6
7
128
Mutwegatteko okwagaliza mukozi munaffe @nanfuka_sylivia amazaalibwa amalungi. Ono akuwereza ClubYo - 12:50pm , Omuzannyi W'olunaku - 6:50pm ne Weekend Sports kulw'omukaaga 6pm. Bubaka ki bwomuwayo?
15
7
117
Abantu banji okuva mu bitundu eby'enjawulo beyiye mu bungi mu maka g'omugenzi Hajji Hassan Magambo okumusiibula saako nokumuziika, omugenzi Hajji Hassan Magambo aziikibwa olunaku olwaleero ku kyalo ssenyange. Wummula mirembe Hajji Hassan Magambo. #riphassanmagambo
9
6
76
Tosubwa #PremierLeague Commentary ku Radio Buddu ne @nanfuka_sylivia @tamukeddeumarg3 ne @mrjjuuko. Leero Burnley Vs Manchester City ssaawa 4 ez'ekiro, guggwa gutya?
22
2
73
Munna byamizannyo @DaLostBrazilian yebazizza mukama olw'obulamu bw'omugenzi Hajj Siraje Hassan Magambo, agamba alina binji byeyayigira ku mugenzi. #RIPHassanMagambo
9
10
73
Banna Masaka balabise mu bunji mu kisaawe kya Masaka Secondary School okwerabira ku mupiira wakati w'essomero lya Blessed Sacrament Kimanya ne Bukedea Comprehensive mu mpaka zamasomero ku mutendera gw'eggwanga. #RadioBudduSports
6
2
61
Dj Mel Pro agamba omujoozi gwa Arsenal wakugwambala paka kuwulira bubi, ye "Die Hard wa Arsenal" Kale mwegatteko kati mu programme #TheMix nga atukubira omuziki paka ssaawa 10 ez'olwegulo anti #FridayMadness , it's a weekend ð
12
3
58
#Top20countdown ne @djdannio .1. Thank God @IamVinka .2. Lock - @FFameica .3. Kapeesa - @LydiahJazmine .4. Love Olinonya - @LiamVoiceboy .5. Tupaate - @pia_pounds
4
4
54
Tuli mu #AFCON2023.Angola Vs Namibia - Kweguli kati.Nigeria Vs Cameroon - 11pm.Biggwa bitya?.@tamukeddeumarg3 @mrjjuuko @nanfuka_sylivia
13
1
54
Programme #Akayimbako ne Pennie Pama Panado .Saturday 3pm - 6pm.Kayimba ki koyagala Penny akukubire olunaku olwa leero?
13
1
48
Omubaka omukyala owe Kampala @ShamimMalende akomyewo okuva mu ggwanga lye Kenya jeyali agenze okufuna obujanjabi. Ono abadde mu ddwaliro lya Agha Khan e Kenya. Ono ayaniriziddwa banna kibiina Kya @NUP_Ug saako n'abantu abenjawulo. ðļ Courtesy.#RadiobudduUpdates
4
5
48
Akulira oludda oluwabula gavumenti Hon. @JoelSsenyonyi yegasse ku bakungubazi mu Kkanisa ya Namirembe Christian Fellowship Church e Mmengo okusabira omugenzi Lwomwa Eng. Daniel Bbosa abadde omukulu wekika ky'endiga eyakubibwa amasasi agamutirawo sabiti ewedde.
0
5
46
Leero mu #PremierLeague .Manchester City Vs Manchester United ssaawa 12 n'ekitundu ezakawungeezi , guggwa gutya?
28
4
45
#FreshMonday #FreshHits mu Programme #TheMix ne @DjMelPro.Tekako Radio Buddu 98.8FM and 95.5FM onyumirwe.
18
1
44
Nyumirwa emboozi eri mu kisaawe kyokuyimba saako n'omuziki ne Dj Mel Pro kati kati ku Radio Buddu paka ssaawa 10 ez'olweggulo. Programme #TheMix
17
0
41
Omuyimbi @FikGazaOfficial nga ayita ku mukutu gwe ogwa X ategezeza nga bwatereddwa okuva mu kkomera mu ggwanga lya Saudi Arabia era neyebaza abo bonna abamubereddewo mu kaseera akazibu.
1
0
39
Kitalo nnyo!!.Munna katemba Matovu Ramadhan Kaggwa afudde, omukama amuwe ekiwummulo eky'emirembe. #RadioBudduUpdates
6
2
39
Ttiimu yessaza lya @BudduPookino egenda kuzannya nessaza ye Buweekula @buweekulafcsaza ku kissaawe kya St. Peters Technical ku ssaawa 10 ez'olweggulo.Buddu Ssaza
0
1
41
Omuyimbi @davidlutalolive akyaddeko mu studio za Radio Buddu mu programme #TheMix . Ono asiimye emirimu Radio Buddu gyekolera Banna Buddu. #CelebrityTalk
5
4
41
Abazannyi ba ttiimu yessaza lya Buddu batuuse mu kisaawe kya Masaka Recreation Grounds, bano bagenda kuzannya n'essaza lya Kyaggwe mu mupiira gw'empaka za Masaza Cup. Banange leero, guggwa gutya?. ð· @DidiUganda
3
2
42
Banna Masakaaaaa. Are you Ready. we are counting down, nga 17-09-2022 tuli Lugogo Cricket Oval .nga 24-09-2022 tuli mu liiiiku. Masaka Recreation Grounds. Tambuza obubaka buno.#MasakaKuntiko.#GreaterMasakaFete
2
5
36
#birthdaymoments .Mutwegatteko okwagaliza Omumbejja Katrina Sarah Ssangalyambogo amazalibwa amalungi. Happy Birthdayððð
2
3
42
Olunaku olwa leero abayizi b'essomero lya Blessed Sacrament S.S Kimaanya omuli Nalukwago Terry ne Nayiga Majory bakyaliddeko Radio Buddu era nebasiima @nanfuka_sylivia akuwereza eby'emizanyo mu programme ya Weekend Sports buli lwamukaaga ku ssaawa 12 ezakawungeezi, (thread)
5
1
39
Omumbejja Sheilla Nnvanungi ng'ayita ku mukutu ggwe ogwa Twitter avuddeyo nekirowoozo nti emisinde gyomwaka guno eja Ssabasajja Kabaka Birthday Run jisazibweemu jifuulibwe okusabira Kabaka okwekikungo olwembeera yobulamu bwe nga bweyimiridde. #RadioBudduUpdates
5
1
39
Baddest Dj @DjMelPro mwali mu byuuma okukubira nonstop mix paka ssaawa kumi. Tekako onyumirwe nonstop mix, taginga munno mu bubaka wano.
8
3
37
Abantu okuva mu bitundu eby'enjawulo bakunganidde kukyalo ssenyange mu maka ga Hajji Hassan Magambo kati omugenzi okungubaga oluvanyuma lwomutonzi okumujulula mu bulamu bwensi eno. #riphassanmagambo
2
3
39
Mutwegatteko okwagaliza mukozi munnaffe @mrjjuuko amazaalibwa amalungi, ono y'omu kubakuwereza eby'emizannyo ku Radio Buddu. Yogaayoga munnaffe.Bubaka ki bwomuwa?
6
4
40
Magala Isma ngono yawagula ekya MVP ngali wamu ne banne James Bogere, Opakrwoth Elvis basisiinkanye omuzannyi w'omupiira wa ttiimu ya Manchester United Rasmus HÃļjlund. Bano bali mu kugezesebwa mu ttiimu ez'enjawulo mu ggwanga lya DenMark. #RadioBudduSports
2
0
41
Ssaawa yakuwuliriza omuziki ompuya anti ne wiiki mpya, programme #TheMix ne Dj Mel Pro ssaawa 6 ez'emisana paka 10 ez'olwegulo. Tekako kati tutambulire wamu
17
0
40
Tuli mu ki Love Love . Anti buli lwakusatu tukuba obuyimba bwomukwano ne Dj Mel Pro mu programme #TheMix tekako tutambule ffena paka ssaawa 10 ez'olweggulo.
19
1
38
Munna Masaka @eddykenzoficial asitudde abanene mu show ye egenda okubeerawo ku lwomukaaga luno #EddyKenzoFestival ku kisaawe e Kololo. Enkya yaleero Omuyimbi Mampi eyakuyimbira Swililili ne Why Why okuva mu ggwanga lya Zambia ayingiddewo okumuwagira era nokuyimba ku show ye.
5
8
34
Ekibiina ekivunaanyizibwa kumpaka z'ebyemizannyo ezamasomero ga Secondary ki @USSSAOnline kitandise okwekebeja ekisaawe ky'essomero lya Masaka Secondary School ewagenda okubeera empaka ezamasomero ga Secondary mu ggwanga Uganda . 1/2
2
3
36
Emotoka ebadde etwala abawagizi ba ttiimu ya Buddu egudde ku Kabenje naye tewali afudde. #RadioBudduUpdates
5
5
37
#Ebyafaayo.Programme #TheMix tukuba kikadde buli lwakuna me Dj Mel Pro . Omuyimbi Philly Bongole Lutaaya yeyasookera ddala okwatula mu lujudde nti alina ekirwadde ekya mukenenya mu kaseera ekirwadde kino wekyabeerera ekyentiisa ennyo era ekikorwa kino kyamufuula muzira.
5
1
37
Tosubwa omupiira wakati wa Buddu ne Buvuma ku Radio Buddu .@tamukeddeumarg3 @nanfuka_sylivia @mrjjuuko
5
5
31
Tosubwa omupiira wakati wa Buddu ne Ssingo ekya Live ku Radio Buddu.@tamukeddeumarg3 @mrjjuuko @nanfuka_sylivia .#MasazaCup
4
5
31
Nyiga *238# Londa namba 13 - Radio Buddu wewangulire emitwalo 10 beddu mu programme #TheMix ne Dj Mel Pro tukuba freestyle ku Friday nga bwetuyingira weekend.
12
0
36
Omupiira wakati wa Buddu ne Bulemeezi guwedde .Buddu FC 1-0 Bulemeezi.Goolo etebeddwa Bruno. #RadioBudduSports ðļ Airtel Uganda
9
2
34
Abawagizi b'omuyimbi @MarthaMukisaUg balabiseeko mu bunji ku Freedom City okulaga obuwagizi bwabwe. Omuyimbi Ono wakulabikako e Masaka ku Sande eno nga 14-05-2023 ku Maria Flo era nga MC ye Senior MC Madimbuko , Tubeereyo
2
4
33
Ebivudde mu #MasazaCup .Bulemeezi FC 2 - 1 Buddu FC.Busiro FC 1 - 0 Ssingo FC. BUDDU FC egenze mu Finals.
1
1
34
Ttiiimu yessaza Buddu ekyadde e Buluuli. Bano bagenda kuzannya nettiimu yessaza lya Buluuli, Tosubwa omupiira guno butereevu ki mpewo za Radio Buddu. Olowooza omupiira guno gugwa gutya leero. @tamukeddeumarg3
2
0
35
Akulira ebyemizanyo ku Radio Buddu 98.8FM and 95.5FM omwami @tamukeddeumarg3 yatuuse dda ku kisaawe e wankulukuku okutusaako byonna ebigenda mu maaso mu kisaawe saako nokuwereza omupiira gwonna nga bwegugenda okutambula ku mpewo za Radio Buddu, tekako kati omanye ebifaayo
2
2
33
#Agebweru . Omukyala w'omuzannyi w'omupiira Achraf Hakimi asabye okwawukana n'ebba era nasaba bagabane eby'obugagga mu makkati wabula ono kimubuseeko okusanga nga ebyobuggaga byonna ebya mwami we yabiteeka mu mannya ga Maama we.
7
4
32
Twegatteko mu Lugendo lw'empaka za #AFCON2023 okutandika olunaku lw'enkya nga Ivory Coast ettunka ne Guinea - Bissau ku ssaawa 5 ez'ekiro. @nanfuka_sylivia @mrjjuuko.@tamukeddeumarg3.#RadioBudduSports
3
3
32
Tosubwa "The Best of @DjMutesaPro Season 6 nga 18-05-2024 "Club Ambiance Masaka", Wefunire tiketi, koona mu linki eno . ð tuwagire omwana weka. ðŠðŠ
3
1
33
Mutwegateko okwagaliza mukozi munnaffe @ProssyKaba amazalibwa amalungi era twagaliza mwenna abazalibwa olunaku olwaleero olunaku olulungi. #birthdaymoments
4
2
31
Omuzannyi w'omupiira @Tonny_Mawejje6 yazanyirako Masaka Local Council FC, KCCA FC, Police FC, Golden Arrows FC, IBV Vestmamaeyjar, Haugesund, Valun, Tirana, Al Arabi SC ne Tiimu yeggwanga eya Uganda cranes era nga eno yajisambira emipiira 83 nateeba goolo 8.
2
0
27
Ebyavudde mu #PremierLeague .Crystal Palace 0-2 Arsenal .Man Utd 1-2 Brighton.Leicester 2-2 Brentford .West Ham 0-2 Man City .Fulham 2 - 2 Liverpool.Bournemouth 2-0 Aston Villa.Leeds 2 - 1 Wolves .New Castle 2-0 Nottm Forest.Tottenham 4-1 Southampton.Everton 0-1 Chelsea
1
3
27
Omuyimbi @eddykenzoficial alondeddwa okwetaba mu mpaka za "International Reggae and World Music Awards (IRAWMA)" ku mutendera gwa "Best Afrobeat entertainer". Empaka zino zigenda kubeera mu ggwanga lya Jamaica mu Kibuga Kingston. #RadiobudduUpdates
3
5
29
SuperBj Uganda mwali mu studio za Radio Buddu mu programme #SundaySpecial , sigala ngotuwuliriza ku ð ne 95.5fm
4
2
31
Olunaku mululaba bwerugwaako amangu!!! Nkomyewo okukuba omuziki paka kuwulira bubi, paka kumakya mu Programme #TheNightMix nange @jackie_patra , tuli mu ki Love Love anti Lwakusatu "Wednesday", tekako osirike
1
0
31
Mutwegatteko okwagaliza mukozi munaffe @Ssonkojude1 amazalibwa amalungi. Ono akuwereza Programme #Twezimbe ne Programme #Kalimagezi.
3
2
32
Tuli mu Club Ambiance Masaka . muli waaaaaa? Abasooka okuyingira wakati wessaawa 1 ne 3 mmmm onawulira hooo. #radiobuddunight
1
2
27