bukeddetv Profile Banner
Bukedde TV Profile
Bukedde TV

@bukeddetv

Followers
104K
Following
2K
Statuses
140K

Ttivvi esinga obugaanzi mu Uganda. Ttivvi y'Omuntu wa bulijjo.

Kampala, Uganda
Joined June 2011
Don't wanna be here? Send us removal request.
@bukeddetv
Bukedde TV
4 hours
AD 🎓 Kampala Polytechnic Mengo Graduation Ceremony 🎓 The Academic Registrar is pleased to announce that the Graduation Ceremony will take place on 18th October 2024. This invitation extends to all alumni and the general public to join us in celebrating this milestone.
Tweet media one
0
0
0
@bukeddetv
Bukedde TV
4 hours
Kitalo! Mmotoka esaabadde eyali omukozi ku Vision Groupng'alinze ttakisi ku mabbali g'ekkubo n'emutta ku BataBata. Isaac Ddumba aziikibwa leero e Nswanjere mu Gomba. #Bukeddeupdates
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
0
0
1
@bukeddetv
Bukedde TV
4 hours
@Bellawines Abakola Bella Wines ne BuJuice obusinga okuwooma bakukoowoola okwetaba mu mwoleso ogw'obulimi n'obulunzi e Namboole bagenda kukusomesa engeri y'okukola wayini n'omubisi okuva mu bibala okuva nga 14-16 wiikendi eno okuyingira 10,000 n'okusoma 10,000 #HarvestMoneyExpo
0
0
0
@bukeddetv
Bukedde TV
4 hours
Pulofeesa Augustus Nuwagaba alondeddwa ku ky'obumyuka bwa Gavana wa bbanka enkulu eya Uganda. #BukeddeUpdates
Tweet media one
1
2
14
@bukeddetv
Bukedde TV
5 hours
Michael Atingi-Ego ye Gavana wa bbanka enkulu eya Uganda omuggya. #Agaakagwawo #BukeddeUpdates
Tweet media one
1
6
11
@bukeddetv
Bukedde TV
5 hours
Muhammad Luwemba Lusswa agenze ku malaalo g’omugenzi Ssegirinya n’asaba omuzimu okumulwanirira afune kkaadi ya Nup #Bukeddeupdates
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
7
2
15
@bukeddetv
Bukedde TV
5 hours
Obululu bwa FA cup bukwatibwa leero. Ani akiwangula? Liverpool FC, Arsenal ne Chelsea Football Club bavuddemu #Endiba mu #Ekijjulo #Ebuutikizi
0
2
5
@bukeddetv
Bukedde TV
5 hours
Kaana kawala Jommie Nankya bwekati bwekalabise ku Mmande eno.Abaagaliza eky'emisana ekirungi gwe wenna asobodde okukifuna weebaze Mukama.Abasabye mu musabe akayimba konna k'owulira nga wandyagadde kakutandikire wiiki akakuzannyire butereevu @bukeddetv mu pulogulamu #Oluyimbalwo
Tweet media one
13
1
18
@bukeddetv
Bukedde TV
7 hours
RT @nyamadon: If you buy your ticket on Vision Digital Experience (ViDE) app, you'll enjoy a discount! This is the week we "harvest money".…
0
7
0
@bukeddetv
Bukedde TV
7 hours
RT @newvisionwire: As you gear up for a weekend of agribusiness insights and endless opportunities, grab your discounted #HarvestMoneyExpo2…
0
3
0
@bukeddetv
Bukedde TV
7 hours
Enteekateeka z’omwoleso gwa Harvest Money ez’omwaka guno ziri mu ggiya Dr. Naluyima abakoowoola mwenna okujja ku kisaawe e Namboole okuva nga 14-16 wiiki eno abasomese ku ngeri gy'oyinza okulunda, n'okulimira awafunda ate n'ofuna kiralu. Okuyingira 10,000 #HarvestMoneyExpo2025
0
1
1
@bukeddetv
Bukedde TV
10 hours
Mu Bukedde wa leero ku ludda olwe by'emizannyo tukulaze ebimu ku bintu ebifudde aba She Cranes Namba Lujega ku ssiringi 1000 zokka eby'ebimizannyo byonna tubikuleetedde lwegulire ogasome ogaggwe ennyalwe.
Tweet media one
0
0
2
@bukeddetv
Bukedde TV
10 hours
Tuyingidde wiiki y’omwolesogw'eby'obulimi n'obulunzi ogutegekeddwa e Namboole okuva nga 14 okutuuka nga 16 omwezi guno, tukuleetedde aba @VictoriaEquipt bakwesunga bakusomese ku ssiringi 10,000 gwokka okuyingira ayagala okusoma ojja kwongerako 10,000 #HarvestMoneyExpo2025
0
2
2
@bukeddetv
Bukedde TV
11 hours
Eyampasa yannimba baayawukana n’omukyala kati yamuddira ewange takyayagala kusulayo nina 100,000 nkole bizineesi ki okwebeezaawo? #Akakaawa #Ekyenkya
0
0
2
@bukeddetv
Bukedde TV
11 hours
Ffamire y'eyali Minisita wa Ssaabasajja emmali ebatabudde... byonna mu Bukedde wa Leero ku ssiringi 1000 zokka mwegulire ogasome ogagwe ennyalwe.
Tweet media one
0
0
1
@bukeddetv
Bukedde TV
11 hours
Poliisi banunudde abaana 45 ababadde bakukusibwa okuva mu bitundu by’e Nansana nga batwalibwa mu kifo ekitanategeerekeka #Ekyenkya #BukeddeOnline
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
0
0
2
@bukeddetv
Bukedde TV
12 hours
Wiiki mpya ttuku mukulikeeyo okuva mu ggandaalo lya wiikendi essaawa ya kutandika kukola zuukuka mukwano tutandike wiiki ennyonyi enkeeze y'erya olusiringanyi naffe wano mu #Ekyenkya twakedde dda tukubeesebeese nga bwewetegeka okugenda okutandika okukola. @bukeddetv
0
0
2
@bukeddetv
Bukedde TV
12 hours
Mwasuze mutya mwenna abakedde naffe mu #BukeddeButya mwenna abaatandise olugendo okugenda okukola Mukama abasookeyo ate mwe abakyebisse muve mu bikunta zuukuka tandika okweteekateeka ssikulwa omukisa gukuyitako nga okyebisse Ensi okukunyumira weekolerere ssente yo Embuutikizi
1
1
4
@bukeddetv
Bukedde TV
12 hours
Bukedde ku Mmande azze na gano: Ffamire y’eyali minisita wa Kabaka beeyuza bulere! Ebyava mu bya S.4 bifuluma wiiki eno #HarvestMoneyExpo: Pulogulaamu y’omwoleso efulumye Funa kopi yo ku 1,000 oba nyiga wano ku #EPAPER 👉🏿 #BukeddeUpdates
Tweet media one
1
2
13
@bukeddetv
Bukedde TV
12 hours
#Essaala:Tandikira olunaku mu Katonda, tomanya gyerunaggweera, Mukama buli asoma Post eno tukwebaza olw'ekirabo eky'obulamu kyotuwadde, na luno lukedde era tuluteeka mu mikono gyo awatali kkukubaganyaako birowoozo. Lungamya,Gabirira, ate n'abafiriddwa ggwe oba osangula amaziga.
Tweet media one
0
0
4