![BBS TEREFAYINA Profile](https://pbs.twimg.com/profile_images/1503395542616973323/XeJwaU6l_x96.jpg)
BBS TEREFAYINA
@bbstvug
Followers
539K
Following
16K
Statuses
99K
Eno ye Terefayina y'obwakabaka bwa Buganda ekuleetera ebisanyusa, Amawulire, Eby'abavubuka, eby'obuwangwa n' ennono saako n'ebyemizannyo | https://t.co/wKH5XbBSPg
1st floor Masengere kampala
Joined December 2015
Omukolo guno gwetabiddwako ne Minisita w’Ensonga z’Ettaka Judith Nabakooba nga asabye gavumenti okuteeka ensimbi mu nteekateeka y’okuzimbira Bannayuganda ennyumba mwebasule. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI
0
0
1
Okusinziira ku Ssenkulu w’Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ki KCCA omuliro guvudde ku ggaasi ekika kya Methane olw’ebuggumu okuva mu kasasiro. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI
0
0
2
Bino webijjidde nga Ssaabawolereza wa gavumenti yalagiddwa okuteekateeka ennongoosereza mu tteeka lya UPDF liteekebwemu ennyingo eziwa embavu Kkooti y’Amagye okuddamu okukakkalabya, Ssenyonyi ne banne byebateekateeka okusimbira ekkuuli. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI
0
0
3
Okulabula kuno kukoleddwa Pulezident wa Lions Club International eyakawummula Dr Patti Hill bwabadde aggulawo ekizimbe omugenda okujjanjabirwa amaaso ku ddwaliro lye Nsambya. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI
0
0
1
Bannakisinde kya Democratic Alliance bagamba nti ab’Oludda oluvuganya lwetaaga luteekewo omuntu omu basobole okuwangula bannakibiina ki NRM abaayungudde edda owaabwe Hajjati Faridah Nambi. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI
3
0
5
kyokka nga Kkooti ensukkulumu y’asattuludde Kkooti eno era n’ewa ebiragiro ebyenjawulo. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKAT
0
0
0
Kino kiwalirizza Poliisi okukwata n'eggalira Nnyaabwe ate nga ye kitaabwe amazeemu omusubi era Poliisi etandise omuyiggo ku musajja ono abeeko byanyonnyola. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI
0
0
1
Kitalo!! Taata wa Col . @edthnaka akulira akakiiko ka State House akawa bamusigansimbi obukuumi, Rev. Eriyasafu Sserwadda afudde. Ebisingawo tubireeta mu #Gambuuze #Ageesigika
3
10
49
Munnamawulire waffe , @H_Ssekiwunga asitukidde mu ngule ya ‘Home Equals Global Campaign National Award’ nga kiddiridde emboozi ey’enjawulo gyeyakola ekwata ku njega eyagwa e Kiteezi gyeyayita ‘Ani Musobya’. Empaka zino zitegekebwa aba @Habitat_org . Twegatteko okumuyozaayoza
12
5
91
@kingsaha256 neera atumbudde ku Valentine eno ku Aero Beach Entebbe mu ndongo ye ekuba nga amasanyalaze. Okuyingira 20000 ne 50000 #BBSKATI
1
0
15